ABALAMAZI OKUVA E KENYA :Nnamba ekendedde lwa mbeera ya byanfuna
Waliwo ekibinja ky'abalamazi okuva mu ggwanga lya Kenya abamaze okwesogga Uganda era kati bali mu kutambula kwolekera Namugongo . Wabula obutafaananako nga bulijjo , omuwendo gwesazeeko olwe mbeera y'ebyenfuna.