AKABENJE EWAKA:Omukozi agudde mu kinnya kya kazambi
E Busia Omukozi w’owaka abadde ayanika engoye agudde mu kinnya kyakazambi era poliisi esanze akaseera akazibu okunyulula omulambo gwe. Ate yo mu disitulikiti ye Kassanda abatuuze ku kyalo myanzi baguddemu enkyukwe oluvanyuma lwokugwa ku muntu eyattiddwa mulambo gwe negusuulibwa mu kitundu kyabwe.