BAJETI Y’OLUDDA OLUVUGANYA: Bobi Wine agamba essira bandiritadde ku buli bwa nguzi
Ab’oludda oluvuganya mu palamenti bafulumiza embalirira ya buwumbi emitwalo etaano mu enkumi ttaano gye bagamba nti singa bali mu buyinza, gye bandikozeseza okutuusa obuwerezza ku bannauganda mu mwaka gw'ebyensimbi ogujja 2025/2026 okulaba nga ebyenkulakulana bitumbuka. Embalirira eno eyawakuna ne ya gavumenti ey'obuwumbi emitwalo musanvu mu lukumi. Rober Kyagulanyi, akulira ekibiina ki NUP, akubirizza ababaka okuba abasaale mu kulwanyisa enguzi era nga bwe banaakikola ne bannauganda baja kuyimirira wamu nabo.
Bino bibadde ku palamenti olwaleero.