Bana basaliddwa emyaka 49 lwa kutta bantu
Waliwo abasajja babiri abasibiddwa emyaka 49 oluvannyuma lw'okusingisibwa emisango gy'okuwamba n'okutta abakazi mu Kampala. Omulamuzi ategezeezza nti bano obujulizi obuzze bubaweebwako okuva mu 2018 abadde takyalinamu kubusaabusa nti si beebatta abakazi abaoogerwako.