Bibiino ebitonotono ebikwata ku Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II
Okuva olunaku lwe yazaaliibwa, Kabaka Ronald Muwenda Mutebi, ayise mu kusoomoozebwa okutagambika. Kyokka ng’omukulembeze yenna, mpaawo kimugaanye kutuukiriza buvunaanyizibwa bwe okuzimba Obuganda.Kaakati bino by’ebimu ku bikwata ku Kabaka Ronald Muwenda Mutebi Owokubiri n’emyaka 70 egy’okuyuguuma.