Ebikwata ku Ponsiano Ngondwe ne Mukasa Kiriwawamvu
Wakati w'omwaka 1885 ne 1887 Ssekabaka Danieli Mwanga Bassamula-ekkere Kirevu-ntende eyali alamula Buganda yanyiigira abasomi b'eddiini era nattako 45 oluvanyuma abafuuka abajulizi,ku bano 22 baali bakatoliki. Abamu ku b’enkizo abaalugulamu obulamu kwaliko Ponsiano Ngondwe ne Mukasa Kiriwawanvu abaali abaana enzaalwa bazaalwa mu ssaza lya Lugazi. Ngondwe yafuuka omuwolereza w’essaza lino. Mu buufu obwo PETER SERUGO nate agenda kutubuulira ebikwata ku bajuliz ban