Empaka z’ebikonde: Eza ‘Sweet Science’ zibindabiinda
Omuzannyi w'ebikonde by'ensimbi John Serunjogi yomu ku bazannyi abatekera empaka z'ebikonde ezimanyiddwa nga Sweet Science ez'omurundi ogw'okutano nga omwaka guno zakuzanyirwa ku obligato nga 26 omwezi guno. Ono atubulidde nti ayagala kweyambisa mpaka zino okwepimapimamu nga yetegekera okulwanira omusipi gw'ensi yonna.