GEORGE KANYEIHAMBA: Looya we eyamubba asibiddwa
Omulamuzi w’eddaala erisookerwako owa kkooti ewozesozesa abalyake Paul Mujuni aliko munnamateeka gw’asindise mu kkomera okutuusa ng’ennaku z’omwezi 14/omwezi ogw’emusanvu owaka runo kkoxoti lw’naddamu okutunula mu nsonga ze ng’oludda oluwaabi lumulanga kwezibika ssente ezisoba mu mitwalo egya ddoola za america bwebukadde nga 200 ezaakuno. Kigambibwa nti omusango guno yaguzza wakati wa Octpober wa 2022 ne september wa 2024 bweyafuna ssente zino mungeri ey’olukujjukujju ng’akozesa akawunta eri mu Bank Of Africa mu kampala eri mu linnya lya Loi Advocates kampuni ya bannamateeka gy’akolagana nayo.