KCCA, Police ne NIC zitandise na buwanguzi mu liigi y’okubaka ey’eggwanga
KCCA Netball Club ekubye Posta ggoolo 63-36 mu gumu ku mizannyo gya liigi y’eggwanga eyookubaka ku Hamz Stadium e Nakivubo. Mu nzannya endala Police ekubye Luwero ggoolo 54-42, Nic ekubye Ugisa ggoolo 58 -32.