Okukola oluguudo lwa Paul Muwanga e Makerere lutongozeddwa
Okukola oluguudo lwa Paul Muwanga mu bitundu bye Makerere kutongozeddwa olwaleero . Meeya w’e Kawempe Emmanuel Sserunjogi n’e katikkiro wa Buganda eyawummula Joseph Mulwanyamuli Ssemogerere be batongozza omulimu guno . Sserunjogi asabye abaweereddw aomulimu guno okugukola mu bang ate mu geri ematiza.