Okwewala obutabanguko mu maka, abakulembeze b’e Wakiso bawadde abakyala amagezi
Abakulembeze b’e wakiso benyamide olw’obutabanguko mu maaka obweyongera buli lukya. Bano balowooza nti obutabanguko mumaaka buva ku bwavu era bano basomeseza abakazi okusobola okwetandikirawo emirimu okusobola okwegya mu bwavu okwewala okusaaba basajja bulikimu . Bano era bavumiride ab’ebyokwerinda abavudeyo ebanga dene nga bakwata buubi abakyala saako n’okubakuuba nga balaga obutali bumativu . Bino babyogerede mu kukuuza olunaku lwabakyala olubade ku municpaly ya makindye ssabagabo olwetabidwamu abakulembeze bona ewakiso ku mitendera egyenjawulo.