Omuzannyo gw’okubaka, ez’ebika by’abaganda zitandika nkya
Empaka z’okubaka ez’ebika bya Buganda zakugyibwako akawuuwo olunaku olw’enkya ku kisaawe kya Mandela National Stadium e Namboole. Twogeddeko n’abamu ku bazannyi abagenda okuzetabamu batubuulira byebazisuubiramu.