Poliisi egamba ekyalinze Kyagulanyi akole sitatimenti ku byali e Kira
Poliisi etegeezezza nga bwekyalinze sitaatimenti ya Pulezidenti wa NUP Robert Kyagulanyi esobole okugenda mu maaso n'okunoonyereza kwayo mu musango, abapoliisi mwe balumirizibwa okulumya Kyagulanyi.Okusinziira ku mwogezi wa Poliisi Rusoke Kituuma, tebasobola kugenda mu maaso na musango nga Kyagulanyi takoze sitatimenti