Abaserikale bayiiriddwa ku kooti e Masaka
Abaserikale bayiiriddwa ku kooti e Masaka olw’abatuuze okuva mu disitulikiti okuli Sembabule, Kyotera, Lwengo ne Rakai ababadde bazze ku kkooti eno okuwakanya ekya gav’t okusasula kkooti ssente z’abantu abakyaganye okukkiriza ensimbi ezibaweebwa okwamuka ebifo byabwe bayiseemu emudumu gw’amafuta.
Poliisi etubuulidde nti kino kyabulijjo okuteeka obukuumi ku kooti.