Poliisi etaasizza agambibwa okwokya mukazi we
Poliisi etaasizza omuvubuka ku batuuze ababadde beesomye okumutta oluvanyuma lw’okukitegeera nti yakidde muganzi we n’amutekera omuliro mu nyumba n’asirikka.
Bino bibadde ku kyalo Ndoddo e Kammengo mu disitulikiti y’e Mpigi.