Sserunjogi awandiikidde Lukwago ku kwemulugunya kw’abasuubuzi
Abakulembeze mu gombolola y’e Kawempe batiisizatiisiza nga bwebagenda okunga abantu okulekera wo okusasula omusolo gw’amayumba. Bano bemulugunya olw’engereka n’enkunganya y’omusolo guno gye bagamba nti siyabuntu era ng'enyigiriza abasuubuzi . Bano bawandiikidde Loodi meeya wa Kampala ebbaluwa ku nsonga eno gye bagamba nti yeetaaga okugonjoolwa amangu