ZUNGULU: Waliwo omubaka eyasibidde muddwaliro oluvannyuma lwa munne okumuwumiza agakonde
Wiiki eno ebadde yabbugumu nnyo naddala mu palamenti eyo ewabadde ebbago ly'emmwanyi nga waliwo n'omubaka eyasibidde muddwaliro oluvannyuma lwa munne okumuwumiza agakonde. Ogenda kulaba ngabaafudde essanyu mu kkooti oluvannyuma lw'eyali Nankulu wa Kampala Dorothy Kisaka okuyimbulwa ku kakalu ka kkooti .