Abalimi b'emmwanyi e Masaka baliko bye boogedde ku by'okujjawo UCDA
Oluvanyuma lw’okusika omuguwa okwabaddewo mukuyisa ebbago ku mmwanyi, omukulembeze w’eggwanga olunaku lw’eggulo yavuddeyo n’alambulula ekyamujjisizaawo ekitongole ky’emmwanyi ki Uganda Coffee Development Authority.
Twogeddeko n’abalimi b’emmwanyi kko n’abazitunda mu bitundu by’e Masaka nebatubuulira ku kyebagenda okuzaako.