Uganda esiimiddwa olw’okugema ennyo endwadde
Uganda esimiiddwa olw'okufaayo okulwayisa endwadde amawanga amalala ze gagaya so nga ate za bulabe.Okusinziira ku Kitongole ki GAVI ekivunaanyizibwa ku kugema mu nsi yonna, mu myaka 50 egiyise, Uganda abantu baayo bonna ebagemye ebitundu 93%.Omwaka guno, Uganda ewezezza emyaka 50 ng'egema abantu endwadde ezitali zimu.