Wuuno Namagoye nazaala gwe yalemesa obufumbo
Ku kyalo Kikubamutwe mu division ye Wakisi mu minispaali ye Njeru mu district Buyikwe, waliwo omukyala Namagoye alaajana olw’abenganda za bba okumugoba mu maka bba geyamulekera nga amaze okufa.Mu kaseera kano omukyala ono alina abaana banna, kyokka talina buyambi bwonna bwafuna okuva mu beng’anda za bba. Omukyala ono agamba nti azze asosolebwa okuva ng’akyali muto.