ZUNGULU: Ssekukkulu yatuukidde mu mbeera nga bangi tebagyetekegedde
Ssekukkulu eno yatuukidde mu mbeera nga bangi tebagyetekegedde olw'ebbula ly'ensimbi. Bangi banenya gavumenti okusalawo okubagabira obutimba bw'ensiri mu kifo kya ssente okugula enkoko y'okulya ku lunaku. Kyabadde kyangu ggwe okutuula mu mulyango gwo n'ogoya akawungako nga neighbour ali kukaliria nkoko-nkulu.