Omuyizi w’eky’omusanvu e Bukomansimbi akubyewo ezadde eddenzi
Omuyizi w’eky’omusanvu ku somero lya Butenga Church of Uganda Primary School mu district y’e Bukomansimbi akubyewo ezadde eddenzi. Omuwala ono wa myaka 14 ng mukiseera kino akyali mu ddwaliro gyeyazaalidde. Olw’okuba essomero mwasomera lya kanisa ya Uganda ekyasimbidde eky’omwana ono okukola ebibuuzo bye ebyakamalirizo ekkuuli wadde nga akyaboogereza basobole okumukkiriza.