AMATIKIRA GA AGAKHAN:Omugenzi Aga Khan IV atenderezeddwa omulimu ogw’enjawulo
Omugenzi His Highness The Aga Khan ow’okuna, atenderezeddwa omulimu ogw’enjawulo gw’eyakola mukutumbula eby’enjigiriza mu ggwanga Uganda n’ensi yonna okutwalira awamu.
Obwedda aboogezi ab’enjawulo kyebasookerako ku matikkira g’ettendekero li Agakhan University, mweritikkiridde abayizi abamaliriza emisomo gyabwe.