E Mityana bakutte omukazi abadde yafuula ekitoogo amaka ge
Amyuka RDC e Mityana akutte omukazi abadde yafuula ekitoogo amaka ge ate nga bwasimamu omusenyu ekyonoona obutonde bw’ensi
Olumubuuzizza agambye nti mu kifo kino aliwo ku lwa mpewo ez’omugga Mayanja.
Amyuka RDC agambye ono amulabudde enfuda eziwera naye tawulira kati amateeka gegagenda okumulabula.