Omulamuzi e Kamuli asindise omukazi eyasaze bba obusajja ku alimanda
Omulamuzi wa kooti e Kamuli asindise omukazi eyasaze bba obusajja ku alimanda okutuusa wiiki ejja asobole okuweebwa ekibonerezo kya.
Ono aguddwako gwakugezaako kutta muntu n’agukkiriza.
Abasajja basabye omulamuzi ono aweebwe ekibonerezo ekyamaanyi n’abalala abalowooza okukikola bamulabireko.