Ba Imam E Mpigi beekubidde enduulu: Amagoba gatulemesezza enteekateeka za Gav't
Abasiraamu e Mpigi wansi w’ekibiina ekitaba ba Imam ki Mpigi Imaam’s Cooperative Society basisinkanyanye okugabira ba Imam ebintu n’ekigendererwa ky’okulwanyisa obwavu n’okubakulaakulanya. Bano bategeezeza nga bwebakyalemeddwa okwenyigira mu nteekateeka za gav’t olw’obuzibu bw’amagoba agatekebwa ku ssente ezigabibwa kuba kikontana n’ediini yabwe.