Banna NUP bakiriziddwa okweyimiririrwa
Omulamuzi wa kkooti ya LDC Martins Kirya akkirizza bannakibiina ki NUP abaakwatibwa ku balaza ya sabiiti eno okweymirirwa. Bano baali bagenda ku kitebe kyabwe mu lukiiko lwabannamawulire okwogera ku myaka ena bukya kibiina kino kitondebwa wo. Mu baymbudde mubaddemu ababaka 3 n’abantu abala.