Ebyalo 5 mu Ggombolola y’e Kalangaalo e Mityana bilekeddwa ttayo oluvanyuma lw’enkuba bikokyo
Abatuuze ku byalo 5 mu Ggombolola y’e Kalangaalo e Mityana balekeddwa ttayo oluvanyuma lw’enkuba bikokyo etaabalekedde kantu konna. Ennyumba, ebirime n’ebisolo byonna byalugenze. Kati basaba kuyambibwa bafune webegeka oluba.