Ekkubo liri bubi: abakozesa oluguudo lwa Walukuba-Masese banyiivu
Abakozesa oluguudo lwa Walukuba – Masese oluva ku Danlop okutuuka ku Steel Rolling bawanjagidde abakulira ekibuga Jinja okubakolera ekkubo lino. Oluguudo luno lujjudde ebinya nga kati bano bagamba ne business zaabwe zitandise okuzing’ama.