Embeera yoluguudo lwa Ssezibwa; e Kayunga abakulembeze benyamiivu
Abakozesa oluguudo lwa Kayunga - Bugerere basabye ekitongole ekivunaazibwa ku nguudo ki UNRA okwanguya okuzimba olutindo mu kiseera kino olwatekebwako obukwakulizo. Olutondo luno baayimiriza okuyitako emmotoka enzito olw’okukadiwa nga lwetaaga kuddamu kuzimbibwa. Ssentebe w’e Kayunga abagumizza nti essaawa yona okuzimba olutindo kwakutandika.