Engeri obwavu gye busindiikirizaamu abaana abawala
Nga tukyagenda mu maaso n’emboozi zaffe ezikwatagana ku baana abazaala nga tebanetuuka mu disitulikiti ye Mayuge ,Leero Samuel Ssebuliba ne Kibwika Stephen bagenda kutulaga engeri obwavu gye busindiikirizaamu abaana abawala okutandika okwerigomba n’abasajja, okukakkana nga bafunye embuto ku myaka emito ddala.