KCCA eri mu kattu oluvanyuma lwa munisipaali y'e Kira okubalemesa kuziika mu limbo y’e Kirinya
Ekitongole ki KCCA kiri mukatu oluvanyuma lwa kanso ya munisipaali y'e Kira okubayimiriza obutaddamu kuziika mu limbo y’e Kirinya - Bukasa mu gombolola y'e Bweyogerere. Bagamba emirambo gyizikibwa ku ngulu ekiviirako embwa okugyiziikula nga n’ekifo kyajjula.