Wuuno Yasin Lukwago eyayiirwa Acid n’atuuka n’okumuziba amaaso
Mu mboozi zaffe ezikwatagana ku butabanguko mu maka, tugenda kulaba emboozi ya Yasin Lukwago eyayiirwa Acid n’atuuka n’okumuziba amaaso. Lukwago mukakafu nti eyamutuusa ku kino yali mukyala we gw’alinamu n’abaana nga yali amulanga kumulekawo.