Abavunaanyizibwa ku butonde bwe nsi e Wakiso bayimirizza okuyiwa kasasiro
Abavunaanyizibwa ku butonde bwe nsi e Wakiso nga bali wamu n'abakulembeze mu disitulikiti eno bayimirizza okuyiwa kasasiro mu bifo eby’enjawulo mu district eno. Muno mulimu n’ekifo kyetwakulaze olunaku lw’eggulo eky’e Maggwa Mpangala mu Kyengera.