OBULAMU: Abasawo balabula ku nkola ya 'Emergency Pills'
Emmergency pills, buweke obwettanirwa abakazi okuziyiza okufuna olubuto. Obuweke buno bulina kukozesebwa bbalirirwe, wabula abantu bangi babufudde enkola ey’ekizaala ggumba kumpi kwagala kubumira buli lunaku. Mu bulamu olwaleero, twogeddeko n’abasawo okutunnyonnyola obulabe obuli mu ddagala lino singa tolikoseza bulungi nga bwerirambikibwa.