Waliwo ab’essiga lya Ndalu mu mu kika ky’endiga abavude mu mbeera
Waliwo ab’essiga lya Ndalu mu mu kika ky’endiga abavude mu mbeera nebatabukira abamu ku bakulira essiga lino ng’entabwe eva ku ttaka. Bano balangiriganye okutunda ttaka ly’essiga lino Ndalu e Nakabiso mu Mawotoka.