Ekibinja ky’abavubuka abagambibwa okuba ababbi bakwatiddwa e Mityana
Ekibinja ky’abavubuka abagambibwa okuba ababbi bakwatiddwa e Mityana. Bano basangiddwa n’ebintu eby’enjawulo ebiteeberezebwa okuba ebibbe. Abamu bakkiriza nti kituufu babbi era nebasaba poliisi okubasonyiwa.