Okujjukira abajjulizi ba Uganda; gav't etuukiriza obweyamo bwayo
Gav’t eyanjudde ettu lyeyawaddeyo mu nteekateeka z’okwetegekera okulaga e Namugongo eri abakulisitaayo, abakatuliki n’abasiraamu. Ensimbi ezisoba mu buwumbi 2 zezaweereddwa bannadiini bano. Era egamba yakwongera okulaba nga beesigama ku bajjulizi ba Uganda okwongera okutumbula eby’obulamuzi mu ggwanga.