Yiga okuyiiya; Agnes Akello afune mu kuyiisa amalwa
Leero mu Yiga Okuyiiya, tugenda kulaba omukazi Agnes Akello omutuuze we Buwama A mu Buwama Town Council mu disitulikiti ey'e Mpigi akoze omulimu gwokuyiisa amalwa okuviira ddala mu mwaka 1997. Omukyala ono yatandika omulimu guno ne mitwalo etaano gyokka, kyoka kaakano atuuse mu mitwalo 70 buli wiiki.