Ssaabasumba Wokorach awadde abazadde amagezi ku baana mu luwummula

Brenda Luwedde
0 Min Read

Ssaabasumba w’essaza ekkulu ery’e Gulu, Raphael Wokorach asabye abazadde okukuumira abaana mu Ekelezia naddala mu kaseera kano ak’oluwummula baleme kutwalirizibwa mulabe sitaani.

Okwogera bino, Wokorach abadde akulembeddemu mmisa y’okujjaguza emyaka 56 egy’ekigo kya Our Lady of Africa, Mbuya, nga mu mmisa y’emu aweereddemu n’abaana abasoba mu bibiri e Saakalamentu lya Koofirimansiyo.


Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *