NUP ekungubagidde memba waayo Marinos Alexandria eyatulugunyizibwa abebyokwerinda

Brenda Luwedde
0 Min Read

Ekibiina kya National Unity Platform, NUP kukungubagidde mmemba waayo Marinos Alexandria afudde mu kiro ekikeesezza leero. Marinos ono ajjukirwa olw’okulumiriza ab’ebyokwerinda okumutulugunya nga bamulanga okuwagira Pulezidenti wa NUP Robert Kyagulanyi. Emboozi y’ono twagikulagako mu mwaka gwa 2022.

TAGGED:
Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *