Emivuyo mu ttabamiruka wa NRM , abakiise bakubaganye ne poliisi

Gladys Namyalo
0 Min Read

Okulonda kw’anakiikirira abasubuuzi ku lukiiko lwa NRM olwa CEC tutuuse kujja ku mpewo nga tekunabaawo.Olunaku lw’eggulo, abakiise b’omu ku beegwanyiza ekifo kino baalumbye atekeeratekera ekibiina wamu n’akulira ebyokulonda nga babakanda okutegeka okulonda kuno bbo bakube akalulu badde ewaka.Kino kyaviriiddeko poliisi okuyingira mu nsonga era gye byaggwereedde nga abamu ebayisizzaako ow’embuya, n’abandi okubakwata.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *