Embeera okwetoloola Kololo ekedde ya kayisanyo nga abakiise mu ttabamiruka bajja okwetaba mu kulonda obukulembeze bw’ekibiina obw’okuntikko.Enguudo ezoolekera ekisaawe kiino zibaddeko akalippagano ka maanyi, kyokka nga n’abayisa ebivvulu nabo bali luno.Katulabe embeera nga bw’ebadde.