Enteekateeka z’eby’okulonda: Waliwo ebikyuse, kkampeyini z’obwapulezidenti zitandika 29, September

Olive Nabiryo
1 Min Read

Kitegeerekese ng’abeegwanyiza obukulembeze bwe ggwanga bwe bagenda okutandika okukuba kampeyini zaabwe nga 29 omwezi guno okwawukanako n’ennaku ezaali zisoose okulangirirwa eza nga 4 omwezi gw’ekkumi

. N’ennaku z’okusunsula abeegwanyiza obubaka bwa Palamenti nazo kati zongezeddwayo okuva nga 15 ne 16 ogw’ekkumi okutuusa nga 22 ne 23 omwezi gwegumu. 

Akulira akakiiko k’eby’okulonda, Simon Byabakama yalangiridde enkyukakyuka zino bwabadde akwasiibwa woofiisi z’akakiiko kano ez’olubeerera ezaazimbiddwa aba National Housing e Lweza ku luguudo lw’e Ntebe.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *