Olwaleero Jacquilen Mbabazi eyewangula ekifo ky’abakadde mu Bugwanjuba, Collins Tanga ne Brenda Kiconco bebaazze mu kakiiko akateekebwawo omukulembeze w’eggwanga okutunulira okwemulugunya okwaliwo mu kulonda mu ttabamiruka eyatula ku kisaawe e Kololo. Patrick Amama Mbabazi awerekeddeko mukyala we Patrick Mutagwire gw’alumiriza nti yamuwangula mu mankwentu.