Waliwo bannakibiina ki NUP abasoba mu 10 abeegasse ku PFF oluvanyuma lw’okummibwa kaadi y’ekibiina mu kalulu akajja. Bano abakulembeddwamu Mayor w’e Kira Julius Mutebi, bawadde obweyamu okukuuma obumu n’okulwanirira abantu baabulijjo nga basinziira mu kibiina ekijja kyebayingidde. Mu mbeera y’emu, Lord Meeya Erias Lukwago aggyeyo empapula eziraga nti akyegwanyiza ekisanja eky’okuna ku kifo kino.
Abammiddwa kaadi ya NUP ku bifo bya gav’t z’ebitundu beegasse ku kibiina ki PFF
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found