Omukama wa Tooro Oyo Nyimba Kabamba Iguru avumiridde bannabyaabufuzi abesimbyeewo kyokka mu kunoonya akalulu nga beeyambisa olulimi olwawuulayawula mu bantu.Ono okwogera bino abadde mu kulambula bantu be mu masaza ga Tooro kwaliko nga yatandikidde mu ssaza lya Kyaka ne Fort Portal okubakubiliza okwettanira ennima ey’omulembe n’obulunzi okusobola okufunamu.
‘MWEWALE EBIGAMBO EBISIGA OBUSOSOZE’: Omukama Oyo akuutidde bannabyabufuzi
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found