Akamyufu ka NRM: Abalonzi balwanye ku Old Kampala, amasasi ganyoose

Gladys Namyalo
0 Min Read

Akamyufu ka NRM okulonda abanaakwatira ekibiina bendera ku bwa kkansala ku magombolola wano mu Kampala kabadde ka vaawo mpitewo mu bitundu ebimu .Ku Old Kampala amasasi ganyoose nga poliisi etaawulula okulwanagana mu bannakibiina ab’enkambi ezivuganya era nga waliwo abalumiziddwa .Ate mu bitundu bye Najjanankumbi abalonzi basikanganye ne Poliisi ebadde egezaako okutaasa abalondesa abasazeew okudduka n’e DR forms nga baagala okubaako gwe bakyangira akalulu .

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *