Omubaka omukyala owa Kampala Shamim Malende ne sipiika wa KCCA Zahara Luyirika bakkaanyiza okukomya okwerumagana kko n’okukoma ku bawagizi baabwe obutabaako gwe balumbagana .Bino bibadde mu lukiiko olwokubatabaganya n’okubalambika olukubiriziddwa amyuka pulezidenti wa NUP mu Buganda Muhammad Muwanga Kivumbi .Ababiri bano beegwanyiza bendera ya NUP ku kifo ky’omubaka omukyala owa Kampala