Oluvanyuma lw’obutaweebwa bendera ya NUP, Omubaka wa Makindye West Allan Ssewanyana agamba esaawa yonna wakulangirira kyazaako oluvanyuma lw’abawagizi be okutandika okumusendasenda yesimbewo nga namunigina oba independent ssinga ekibiina kki NUP kiganira ddala okumuddiza kaadi eyawereddwa Zahara Luyirika gw’awakanya nti tasanidde.
Abawagizi ba Ssewanyana ono bakedde mu lukiiko mwebalagidde obutali bumativu bwabwe eri ekibiina ki NUP ku ngeri gyekyagabyemu kaadi eri omuntu gwebagamba nti mu Makindye West ssimweyasaba ekifo.
Allan Ssewanyana alaajanye olw’okummibwa kaadi ya NUP
1 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found